-
Isaaya 43:5, 6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Totya, kubanga ndi wamu naawe.+
Ndiggya ezzadde lyo ebuvanjuba
Ndibakuŋŋaanya mmwe okuva ebugwanjuba.+
6 Ndigamba obukiikakkono nti, ‘Baleke!’+
N’obukiikaddyo nti, ‘Tobalemera.
Leeta abaana bange ab’obulenzi okuva ewala, n’abaana bange ab’obuwala okuva ensi gy’ekoma,+
-