Zabbuli 18:32 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 32 Katonda ow’amazima y’ampa amaanyi,*+Era ajja kutereereza ddala ekkubo lyange.+ Isaaya 12:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+
2 Laba! Katonda bwe bulokozi bwange.+ Nnaamwesiganga ne sitya;+Kubanga Ya* Yakuwa ge maanyi gange era bwe bukuumi bwange,Era afuuse obulokozi bwange.”+