LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 15:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Oluvannyuma lw’ebyo, Yakuwa n’agamba Ibulaamu mu kwolesebwa nti: “Totya+ Ibulaamu, nze ngabo yo.+ Empeera yo eriba nnene nnyo.”+

  • 2 Samwiri 22:2-4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 Yagamba nti:

      “Yakuwa lwe lwazi lwange era kye kigo kyange;+ y’annunula.+

       3 Katonda wange lwe lwazi lwange+ mwe nzirukira,

      Ye ngabo yange+ era lye jjembe* lyange ery’obulokozi;* kye kiddukiro kyange,+

      Kye kifo mwe nzirukira,+ era ye mulokozi wange;+ ggwe omponya ebikolwa eby’obukambwe.

       4 Nkoowoola Yakuwa, oyo agwanidde okutenderezebwa,

      Era nja kununulibwa mu mukono gw’abalabe bange.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share