Abebbulaniya 7:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 (mazima ddala waliwo abantu abaafuuka bakabona awatali kirayiro, naye ono ye yafuuka kabona okuyitira mu kirayiro ky’Oyo eyamwogerako nti: “Yakuwa* alayidde era talikyusa kirowoozo,* ‘Oli kabona emirembe gyonna’”),+ Abebbulaniya 7:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Kubanga Amateeka galonda bakabona abasinga obukulu abalina obunafu,+ naye ekigambo eky’ekirayiro+ ekyalayirwa oluvannyuma lw’Amateeka, kironda omwana eyatuukirira+ emirembe gyonna.
21 (mazima ddala waliwo abantu abaafuuka bakabona awatali kirayiro, naye ono ye yafuuka kabona okuyitira mu kirayiro ky’Oyo eyamwogerako nti: “Yakuwa* alayidde era talikyusa kirowoozo,* ‘Oli kabona emirembe gyonna’”),+
28 Kubanga Amateeka galonda bakabona abasinga obukulu abalina obunafu,+ naye ekigambo eky’ekirayiro+ ekyalayirwa oluvannyuma lw’Amateeka, kironda omwana eyatuukirira+ emirembe gyonna.