Omubuulizi 9:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Kubanga omuntu tamanyi kiseera kye.+ Ng’ebyennyanja bwe bikwatibwa mu katimba, era ng’ebinyonyi bwe bikwatibwa mu mutego, n’abaana b’abantu bwe baba bwe batyo ekiseera ekizibu bwe kibatuukako nga tebakisuubira.
12 Kubanga omuntu tamanyi kiseera kye.+ Ng’ebyennyanja bwe bikwatibwa mu katimba, era ng’ebinyonyi bwe bikwatibwa mu mutego, n’abaana b’abantu bwe baba bwe batyo ekiseera ekizibu bwe kibatuukako nga tebakisuubira.