-
Isaaya 30:27Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
27 Laba! Erinnya lya Yakuwa lijja nga liva wala nnyo,
Lijja n’obusungu bwe obubuubuuka n’ebire ebikutte ennyo.
Emimwa gye gijjudde ekiruyi,
N’olulimi lwe lulinga omuliro ogusaanyaawo.+
-