Zabbuli 104:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ye ggwe azimba ebisenge byo ebya waggulu mu mazzi agali waggulu,*+Ofuula ebire eggaali lyo,+Otambulira ku biwaawaatiro by’empewo.+ Abebbulaniya 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+
3 Ye ggwe azimba ebisenge byo ebya waggulu mu mazzi agali waggulu,*+Ofuula ebire eggaali lyo,+Otambulira ku biwaawaatiro by’empewo.+
7 Era ayogera bw’ati ku bamalayika: “Bamalayika be abafuula myoyo, n’abaweereza be+ abafuula nnimi za muliro.”+