1 Samwiri 2:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Yakuwa ajja kubetenta abo abamulwanyisa;*+Ajja kubawulugumira ng’ayima mu ggulu.+ Yakuwa ajja kulamula ensi yonna,+Ajja kuwa kabaka we obuyinza,+Era agulumize ejjembe* ly’oyo gwe yafukako amafuta.”+ 1 Samwiri 7:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Samwiri bwe yali awaayo ekiweebwayo ekyokebwa, Abafirisuuti ne bajja okulwana ne Isirayiri. Yakuwa n’aleetera eggulu okubwatukira+ Abafirisuuti ku lunaku olwo, n’abaleetera okukyankalana,+ Abayisirayiri ne babawangula.+
10 Yakuwa ajja kubetenta abo abamulwanyisa;*+Ajja kubawulugumira ng’ayima mu ggulu.+ Yakuwa ajja kulamula ensi yonna,+Ajja kuwa kabaka we obuyinza,+Era agulumize ejjembe* ly’oyo gwe yafukako amafuta.”+
10 Samwiri bwe yali awaayo ekiweebwayo ekyokebwa, Abafirisuuti ne bajja okulwana ne Isirayiri. Yakuwa n’aleetera eggulu okubwatukira+ Abafirisuuti ku lunaku olwo, n’abaleetera okukyankalana,+ Abayisirayiri ne babawangula.+