Zabbuli 19:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ebiragiro bya Yakuwa bya butuukirivu, bisanyusa omutima;+Amateeka ga Yakuwa malongoofu, gawa ekitangaala.+ Zabbuli 19:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Ebyo birungi nnyo okusinga zzaabu,Okusinga zzaabu omulungi* omungi;+Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,+ omubisi gw’enjuki ogutonnya okuva mu bisenge byagwo. Zabbuli 119:72 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 72 Amateeka ge walangirira malungi,+Gansingira enkumi n’enkumi za sekeri za zzaabu ne ffeeza.+
8 Ebiragiro bya Yakuwa bya butuukirivu, bisanyusa omutima;+Amateeka ga Yakuwa malongoofu, gawa ekitangaala.+
10 Ebyo birungi nnyo okusinga zzaabu,Okusinga zzaabu omulungi* omungi;+Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,+ omubisi gw’enjuki ogutonnya okuva mu bisenge byagwo.