LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Lukka 12:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 N’abagamba nti: “Mutunule era mwekuume okwegomba* okwa buli ngeri,+ kubanga omuntu ne bw’aba n’ebintu ebingi, ebintu ebingi by’aba nabyo si bye bimuwa obulamu.”+

  • 1 Timoseewo 6:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Kubanga okwagala ennyo ssente ye nsibuko y’ebibi ebya buli ngeri, era olw’okuzaagala ennyo abamu bakyamiziddwa ne bava mu kukkiriza ne beereetera obulumi bungi.+

  • Abebbulaniya 13:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Temubeeranga na mpisa ya kwagala ssente,+ naye mubeerenga bamativu ne bye mulina.+ Kubanga yagamba nti: “Sirikuleka n’akatono era sirikwabulira.”+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share