Zabbuli 94:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Bwe nnali nneeraliikirira nnyo,*Wambudaabuda era n’oŋŋumya.+ Abaruumi 15:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Ebintu byonna ebyawandiikibwa edda byawandiikibwa okutuyigiriza,+ tusobole okuba n’essuubi okuyitira mu bugumiikiriza+ ne mu kubudaabuda okuva mu Byawandiikibwa.+
4 Ebintu byonna ebyawandiikibwa edda byawandiikibwa okutuyigiriza,+ tusobole okuba n’essuubi okuyitira mu bugumiikiriza+ ne mu kubudaabuda okuva mu Byawandiikibwa.+