LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 19:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Etteeka lya Yakuwa lyatuukirira,+ lizzaamu amaanyi.+

      Yakuwa by’atujjukiza byesigika,+ bigeziwaza atalina bumanyirivu.+

  • Zabbuli 19:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ebyo birungi nnyo okusinga zzaabu,

      Okusinga zzaabu omulungi* omungi;+

      Biwoomerera okusinga omubisi gw’enjuki,+ omubisi gw’enjuki ogutonnya okuva mu bisenge byagwo.

  • Engero 24:13, 14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Mwana wange, lyanga omubisi gw’enjuki kubanga mulungi;

      Omubisi oguva mu bisenge by’omubisi gw’enjuki guwoomerera.

      14 Kale, kimanye nti n’amagezi ga muganyulo gy’oli.+

      Bw’ogafuna, ebiseera byo eby’omu maaso bijja kuba birungi

      Era n’essuubi lyo teririggwaawo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share