32 owuliranga ng’oyima mu ggulu, n’obaako ky’okolawo n’olamula abaweereza bo, omubi n’omusingisa omusango era n’omubonereza okusinziira ku bibi bye yakola, ate n’okiraga nti omutuukirivu taliiko musango, era n’omuwa empeera okusinziira ku butuukirivu bwe.+