Yoswa 1:8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 8 Ekitabo kino eky’Amateeka tekivanga ku mimwa gyo,+ era onookisomanga n’okifumiitirizangako* emisana n’ekiro, osobole okukolera ku ebyo byonna ebikirimu;+ olwo lw’onootuuka ku buwanguzi era ne weeyisa mu ngeri ey’amagezi.+ Zabbuli 119:48 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 48 Nja kusaba nga mpanise emikono gyange, olw’okuba njagala nnyo ebiragiro byo,+Era nja kufumiitiriza ku* mateeka go.+
8 Ekitabo kino eky’Amateeka tekivanga ku mimwa gyo,+ era onookisomanga n’okifumiitirizangako* emisana n’ekiro, osobole okukolera ku ebyo byonna ebikirimu;+ olwo lw’onootuuka ku buwanguzi era ne weeyisa mu ngeri ey’amagezi.+
48 Nja kusaba nga mpanise emikono gyange, olw’okuba njagala nnyo ebiragiro byo,+Era nja kufumiitiriza ku* mateeka go.+