Zabbuli 91:11, 12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Kubanga aliragira bamalayika be,+Okukukuuma mu makubo go gonna.+ 12 Balikusitulira mu mikono gyabwe,+Oleme kukoona kigere kyo ku jjinja.+ Engero 3:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Kubanga obwesige bwo bujja kuba mu Yakuwa;+Ajja kukuuma ekigere kyo kireme kugwa mu mutego.+
11 Kubanga aliragira bamalayika be,+Okukukuuma mu makubo go gonna.+ 12 Balikusitulira mu mikono gyabwe,+Oleme kukoona kigere kyo ku jjinja.+