2 Samwiri 7:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Ennyumba yo n’obwakabaka bwo biriba binywevu emirembe n’emirembe mu maaso go; era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa emirembe n’emirembe.”’”+ 1 Bassekabaka 10:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Ate era Kabaka yakola entebe y’obwakabaka ennene ennyo ey’amasanga+ n’agissaako zzaabu alongooseddwa.+ 1 Ebyomumirembe Ekisooka 29:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Sulemaani n’atuula ku ntebe ya Yakuwa ey’obwakabaka+ ng’adda mu kifo kya Dawudi kitaawe, obufuzi bwe ne buba bulungi era Abayisirayiri bonna ne bamugondera.
16 Ennyumba yo n’obwakabaka bwo biriba binywevu emirembe n’emirembe mu maaso go; era entebe yo ey’obwakabaka erinywezebwa emirembe n’emirembe.”’”+
18 Ate era Kabaka yakola entebe y’obwakabaka ennene ennyo ey’amasanga+ n’agissaako zzaabu alongooseddwa.+
23 Sulemaani n’atuula ku ntebe ya Yakuwa ey’obwakabaka+ ng’adda mu kifo kya Dawudi kitaawe, obufuzi bwe ne buba bulungi era Abayisirayiri bonna ne bamugondera.