LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 28:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Era ndi wamu naawe, nja kukukuuma yonna gy’onoogendanga era nja kukukomyawo mu nsi eno.+ Sirikuleka era ndikola byonna bye nkusuubizza.”+

  • 2 Samwiri 8:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Yateeka enkambi z’abasirikale mu Edomu. Mu Edomu yonna yateekamu enkambi z’abasirikale, era Abeedomu bonna baafuuka baweereza ba Dawudi.+ Yakuwa yawanga Dawudi obuwanguzi* yonna gye yagendanga.+

  • Yobu 31:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  4 Talaba makubo gange+

      Era ebigere byonna bye ntambula tabibala?

  • Zabbuli 121:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  8 Yakuwa ajja kukukuuma mu byonna by’okola,*

      Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe.

  • Engero 5:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 Yakuwa alaba amakubo g’omuntu;

      Yeetegereza empenda ze zonna.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share