2 Yeeku+ mutabani wa Kanani+ eyategeezanga okwolesebwa okwavanga eri Katonda n’agenda okusisinkana Kabaka Yekosafaati n’amugamba nti: “Ababi b’osaanidde okuyamba,+ era abo abakyawa Yakuwa b’osaanidde okwagala?+ Olw’ensonga eno Yakuwa akusunguwalidde.