1 Samwiri 30:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Dawudi yanakuwala nnyo, kubanga abantu baali bagamba nti bagenda kumukuba amayinja. Abantu bonna baali banyiivu nnyo olwa batabani baabwe ne bawala baabwe abaali bawambiddwa. Naye Dawudi yafuna amaanyi olw’obuyambi bwa Yakuwa Katonda we.+
6 Dawudi yanakuwala nnyo, kubanga abantu baali bagamba nti bagenda kumukuba amayinja. Abantu bonna baali banyiivu nnyo olwa batabani baabwe ne bawala baabwe abaali bawambiddwa. Naye Dawudi yafuna amaanyi olw’obuyambi bwa Yakuwa Katonda we.+