-
Lukka 10:8, 9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 “Era ekibuga kyonna kye munaayingirangamu ne babaaniriza, mulyenga ebintu bye banaabanga babawadde, 9 muwonyenga abalwadde abakirimu, era mubagambenga nti, ‘Obwakabaka bwa Katonda bubasemberedde.’+
-