LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 89:20
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 20 Nzudde Dawudi omuweereza wange;+

      Mmufuseeko amafuta gange amatukuvu.+

  • Zabbuli 89:36
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 36 Ezzadde lye linaabeerawo emirembe n’emirembe;+

      Entebe ye ey’obwakabaka enaawangaala ng’enjuba mu maaso gange.+

  • Isaaya 9:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  7 Obufuzi bwe*

      N’emirembe tebirikoma kweyongerayongera,+

      Ku ntebe ya Dawudi+ ne ku bwakabaka bwe

      Okusobola okubunyweza+ n’okububeesaawo

      Okuyitira mu bwenkanya+ ne mu butuukirivu,+

      Okuva leero n’okutuusa emirembe n’emirembe.

      Obunyiikivu bwa Yakuwa ow’eggye bulikituukiriza.

  • Lukka 1:32, 33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 32 Oyo aliba mukulu+ era aliyitibwa Mwana w’Oyo Asingayo Okuba Waggulu;+ era Yakuwa* Katonda alimuwa entebe ya Dawudi jjajjaawe;*+ 33 alifuga ennyumba ya Yakobo nga Kabaka emirembe gyonna, era Obwakabaka bwe tebuliggwaawo.”+

  • Okubikkulirwa 5:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Naye omu ku bakadde n’aŋŋamba nti: “Lekera awo okukaaba. Laba! Empologoma y’omu kika kya Yuda,+ ekikolo+ kya Dawudi,+ yawangula,+ n’olwekyo agwanira okwanjuluza omuzingo n’okubembula obubonero bwagwo omusanvu.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share