1 Bassekabaka 8:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 “Naye ddala Katonda anaabeera ku nsi?+ Laba! Eggulu, eggulu erisingayo okuba waggulu toligyaamu;+ olwo eno ennyumba gye nzimbye mw’onoogya?+ 1 Ebyomumirembe Ekisooka 29:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ai Yakuwa, oli mukulu,+ oli wa maanyi,+ oli mulungi, osukkulumye, era oli wa kitiibwa;+ kubanga ebintu byonna ebiri mu ggulu ne ku nsi bibyo.+ Obwakabaka bubwo, Ai Yakuwa.+ Ggwe agulumiziddwa era akulira bonna.
27 “Naye ddala Katonda anaabeera ku nsi?+ Laba! Eggulu, eggulu erisingayo okuba waggulu toligyaamu;+ olwo eno ennyumba gye nzimbye mw’onoogya?+
11 Ai Yakuwa, oli mukulu,+ oli wa maanyi,+ oli mulungi, osukkulumye, era oli wa kitiibwa;+ kubanga ebintu byonna ebiri mu ggulu ne ku nsi bibyo.+ Obwakabaka bubwo, Ai Yakuwa.+ Ggwe agulumiziddwa era akulira bonna.