Zabbuli 59:5, 6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kubanga ggwe, Ai Yakuwa Katonda ow’eggye, ggwe Katonda wa Isirayiri.+ Golokoka okebere amawanga gonna. Ab’enkwe era ab’ettima tobasaasira.+ (Seera) 6 Bakomawo buli kawungeezi;+Baboggola ng’embwa+ era batambulatambula mu kibuga.+ Lukka 22:63 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 63 Awo abasajja abaali bakutte Yesu ne batandika okumusekerera,+ era ne bamukuba;+
5 Kubanga ggwe, Ai Yakuwa Katonda ow’eggye, ggwe Katonda wa Isirayiri.+ Golokoka okebere amawanga gonna. Ab’enkwe era ab’ettima tobasaasira.+ (Seera) 6 Bakomawo buli kawungeezi;+Baboggola ng’embwa+ era batambulatambula mu kibuga.+