Zabbuli 22:26 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 26 Omuwombeefu ajja kulya akkute;+Abo abanoonya Yakuwa bajja kumutendereza.+ Ka banyumirwe obulamu* emirembe gyonna. Zabbuli 31:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Obulungi bwo nga bungi nnyo!+ Obuterekedde abo abakutya,+Era obulaze mu maaso g’abantu bonna ku lw’abo abaddukira gy’oli.+
26 Omuwombeefu ajja kulya akkute;+Abo abanoonya Yakuwa bajja kumutendereza.+ Ka banyumirwe obulamu* emirembe gyonna.
19 Obulungi bwo nga bungi nnyo!+ Obuterekedde abo abakutya,+Era obulaze mu maaso g’abantu bonna ku lw’abo abaddukira gy’oli.+