Zabbuli 32:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kyaddaaki nnakwatulira ekibi kyange;Saabikka ku nsobi yange.+ Nnagamba nti: “Nja kwatulira Yakuwa ebyonoono byange.”+ Era wansonyiwa ensobi zange n’ebibi byange.+ (Seera) Zabbuli 51:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Totunuulira* bibi byange,+Era sangula ensobi zange zonna.+
5 Kyaddaaki nnakwatulira ekibi kyange;Saabikka ku nsobi yange.+ Nnagamba nti: “Nja kwatulira Yakuwa ebyonoono byange.”+ Era wansonyiwa ensobi zange n’ebibi byange.+ (Seera)