-
Okubikkulirwa 21:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Naye abatiitiizi, n’abatalina kukkiriza,+ n’abatali balongoofu era aboonoonefu ennyo, n’abatemu,+ n’abo abeenyigira mu bikolwa eby’obugwenyufu,*+ n’abeenyigira mu by’obusamize, n’abasinza ebifaananyi, n’abalimba bonna,+ omugabo gwabwe guliba mu nnyanja eyaka omuliro n’obuganga.*+ Kino kitegeeza okufa okw’okubiri.”+
-