-
Zabbuli 28:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Ggwe gwe nkoowoola, Ai Yakuwa Olwazi lwange;+
Toziba matu go nga nkukoowoola.
-
-
Yona 2:6Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
6 Nnakka wansi ku ntobo z’ensozi.
Ebisiba eby’enzigi z’ensi byali binsibiddeyo emirembe n’emirembe.
Naye waggya obulamu bwange mu bunnya, Ai Yakuwa Katonda wange.+
-