Zabbuli 6:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Kubanga abafu tebasobola kukwogerako;*Ani ayinza okukutendereza emagombe?*+ Zabbuli 115:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Abafu tebatendereza Ya,+Newakubadde abo abakkirira mu kusirika.+ Omubuulizi 9:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Buli kintu omukono gwo kye gufuna okukola, okikolanga n’amaanyi go gonna, kubanga emagombe* gy’ogenda teriiyo mulimu,+ wadde okukola enteekateeka, wadde okumanya, wadde amagezi.
10 Buli kintu omukono gwo kye gufuna okukola, okikolanga n’amaanyi go gonna, kubanga emagombe* gy’ogenda teriiyo mulimu,+ wadde okukola enteekateeka, wadde okumanya, wadde amagezi.