Yeremiya 9:24 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 24 “Naye oyo eyeenyumiriza yeenyumirize olw’okuba,Alina amagezi era ammanyi,+Nti nze Yakuwa, alaga okwagala okutajjulukuka, obwenkanya, n’obutuukirivu mu nsi,+Kubanga ebintu bino binsanyusa,”+ Yakuwa bw’agamba. 1 Abakkolinso 1:31 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 31 kisobole okuba nga bwe kyawandiikibwa nti: “Oyo eyeenyumiriza yeenyumiririze mu Yakuwa.”*+
24 “Naye oyo eyeenyumiriza yeenyumirize olw’okuba,Alina amagezi era ammanyi,+Nti nze Yakuwa, alaga okwagala okutajjulukuka, obwenkanya, n’obutuukirivu mu nsi,+Kubanga ebintu bino binsanyusa,”+ Yakuwa bw’agamba.