Yobu 28:28 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 28 Awo n’agamba omuntu nti: ‘Laba! Okutya Yakuwa ge magezi,+Era okwewala ebintu ebibi kwe kutegeera.’”+ Engero 1:7 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Okutya Yakuwa* ye ntandikwa y’okumanya.+ Abasirusiru bokka be banyooma amagezi n’okubuulirirwa.+ Engero 8:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Okutya Yakuwa kwe kukyawa ebintu ebibi.+ Nkyawa okwegulumiza, amalala,+ ekkubo ebbi, n’ebigambo ebitasaana.+
28 Awo n’agamba omuntu nti: ‘Laba! Okutya Yakuwa ge magezi,+Era okwewala ebintu ebibi kwe kutegeera.’”+
13 Okutya Yakuwa kwe kukyawa ebintu ebibi.+ Nkyawa okwegulumiza, amalala,+ ekkubo ebbi, n’ebigambo ebitasaana.+