Engero 12:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Ebigambo eby’amazima bijja kubaawo emirembe gyonna,+Naye ebigambo eby’obulimba bijja kubaawo okumala akaseera katono.+ Engero 15:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 Olulimi olukkakkamu* muti gwa bulamu,+Naye ebigambo ebinyooleddwanyooleddwa bireetera omuntu okuggwaamu essuubi. 1 Peetero 2:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Kale, mweggyeeko ebikolwa ebibi byonna+ n’obulimba n’obunnanfuusi n’obuggya n’okugeya okwa buli ngeri.
19 Ebigambo eby’amazima bijja kubaawo emirembe gyonna,+Naye ebigambo eby’obulimba bijja kubaawo okumala akaseera katono.+
4 Olulimi olukkakkamu* muti gwa bulamu,+Naye ebigambo ebinyooleddwanyooleddwa bireetera omuntu okuggwaamu essuubi.
2 Kale, mweggyeeko ebikolwa ebibi byonna+ n’obulimba n’obunnanfuusi n’obuggya n’okugeya okwa buli ngeri.