Zabbuli 37:18 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Yakuwa amanyi ebituuka ku abo* abataliiko kya kunenyezebwa,Era obusika bwabwe buliba bwa mirembe na mirembe.+ Yeremiya 12:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Naye nze ommanyi bulungi, Ai Yakuwa;+ ondaba. Okebedde omutima gwange n’olaba nga gussa kimu naawe.+ Balondobemu ng’endiga ezigenda okuttibwa,Obaawule obalinze olunaku olw’okuttibwa. 1 Peetero 3:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Kubanga amaaso ga Yakuwa* gali ku batuukirivu, n’amatu ge gawulira okwegayirira kwabwe,+ naye Yakuwa* yeesambira ddala abo abakola ebintu ebibi.”+
18 Yakuwa amanyi ebituuka ku abo* abataliiko kya kunenyezebwa,Era obusika bwabwe buliba bwa mirembe na mirembe.+
3 Naye nze ommanyi bulungi, Ai Yakuwa;+ ondaba. Okebedde omutima gwange n’olaba nga gussa kimu naawe.+ Balondobemu ng’endiga ezigenda okuttibwa,Obaawule obalinze olunaku olw’okuttibwa.
12 Kubanga amaaso ga Yakuwa* gali ku batuukirivu, n’amatu ge gawulira okwegayirira kwabwe,+ naye Yakuwa* yeesambira ddala abo abakola ebintu ebibi.”+