-
Eseza 7:10Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
10 Ne bawanika Kamani ku kikondo kye yali akoledde Moluddekaayi, obusungu bwa kabaka ne bukkakkana.
-
-
Zabbuli 7:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Asima ekinnya ekiwanvu,
Naye n’agwa mu kinnya kyennyini ky’asimye.+
-