LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 15:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Kubanga wanaabangawo abaavu mu nsi.+ Eyo ye nsonga lwaki nkulagira nti, ‘Muganda wo omunaku era omwavu mu nsi yo+ omwanjululizanga engalo zo.’

  • Yobu 31:16
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 Bwe kiba nti abaavu nnabamma bye baali beetaaga,+

      Oba nga nnanakuwaza nnamwandu;*+

  • Yobu 31:22
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Kale omukono gwange ka gukutuke ku kibegaabega kyange,

      Era ka gumenyekere mu lukokola.

  • Zabbuli 112:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  9 Agabye nnyo;* awadde abaavu.+

      צ [Sade]

      Obutuukirivu bwe bwa mirembe na mirembe.+

      ק [Kofu]

      Amaanyi ge* galigulumizibwa mu kitiibwa.

  • Engero 19:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Alaga omunaku ekisa aba awola Yakuwa,+

      Era ajja kumusasula* olw’ekyo ky’akola.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share