LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Ekyamateeka 24:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 “Bw’okungulanga ebirime mu nnimiro yo ne weerabirayo ekiganda, toddangayo kukinona. Kinaabanga kya mugwira, n’omwana atalina kitaawe, ne nnamwandu;+ Yakuwa Katonda wo alyoke akuwe omukisa mu byonna by’okola.+

  • Zabbuli 145:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Amaaso g’ebitonde byonna ebiramu gakulindirira;

      Obiwa emmere yaabyo mu kiseera ekituufu.+

  • Engero 10:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  3 Yakuwa taalekenga mutuukirivu kulumwa njala,+

      Naye ababi ajja kubamma bye beegomba.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share