-
Danyeri 3:17Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
17 Bwe tunaaba ba kusuulibwa mu muliro, Katonda waffe gwe tuweereza asobola okutuwonya mu kyokero omuli omuliro ogubumbujja, n’okutununula mu mukono gwo, Ai kabaka.+
-
-
Danyeri 6:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Awo kabaka n’asanyuka nnyo era n’alagira nti Danyeri aggibwe mu kinnya. Danyeri bwe yaggibwa mu kinnya yali tatuusiddwako kabi konna, kubanga yali yeesize Katonda we.+
-