LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Zabbuli 87:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  5 Era kiryogerwa ku Sayuuni nti:

      “Bonna baazaalibwa mu kyo.”

      Era oyo Asingayo Okuba Waggulu alikinyweza.

  • Isaaya 2:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 Mu nnaku ezisembayo,*

      Olusozi lw’ennyumba ya Yakuwa

      Lulinywezebwa waggulu w’ensozi,+

      Era luligulumizibwa okusinga obusozi,

      Era amawanga gonna galyekuluumululira okwo.+

  • Mikka 4:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 Mu nnaku ezisembayo,*

      Olusozi lw’ennyumba ya Yakuwa+

      Lulinywezebwa waggulu w’ensozi,

      Era luligulumizibwa okusinga obusozi,

      Era abantu okuva mu mawanga balyekuluumululira okwo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share