Oluyimba lwa Sulemaani 4:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 “Ng’olabika bulungi, omwagalwa wange! Ng’olabika bulungi! Amaaso go galinga ag’ejjiba mu katimba ke weebikkiridde. Enviiri zo ziringa ekisibo ky’embuziEzikkirira ensozi za Gireyaadi.+ Oluyimba lwa Sulemaani 5:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Nneebase, naye omutima gwange gutunula.+ Mpulira omwagalwa wange ng’akonkona! ‘Nziguliraawo mwannyinaze gwe njagala ennyo,Ejjiba lyange, ataliiko kamogo! Anti omutwe gwange gutobye omusulo,Enviiri zange zijjudde ssuulwe.’+
4 “Ng’olabika bulungi, omwagalwa wange! Ng’olabika bulungi! Amaaso go galinga ag’ejjiba mu katimba ke weebikkiridde. Enviiri zo ziringa ekisibo ky’embuziEzikkirira ensozi za Gireyaadi.+
2 “Nneebase, naye omutima gwange gutunula.+ Mpulira omwagalwa wange ng’akonkona! ‘Nziguliraawo mwannyinaze gwe njagala ennyo,Ejjiba lyange, ataliiko kamogo! Anti omutwe gwange gutobye omusulo,Enviiri zange zijjudde ssuulwe.’+