-
Engero 27:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Ng’amafuta g’ezzeyituuni n’obubaani bwe bisanyusa omutima,
N’ow’omukwano akuwabula mu bwesimbu bw’atyo bw’aba.+
-
-
Oluyimba lwa Sulemaani 5:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 Nnasituka okuggulirawo omwagalwa wange;
Emikono gyange gyali gitonnya miira,
N’engalo zange nga zitonnya amafuta ga miira,
Ne bikulukutira ku bisiba oluggi.
-