Zabbuli 120:5 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 5 Zinsanze, kubanga mbadde mbeera ng’omugwira mu Meseki!+ Mbadde mbeera mu weema z’e Kedali.+ Ezeekyeri 27:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Wakozesanga Abawalabu n’abaami bonna ab’e Kedali+ abaasuubulanga obuliga, endiga ennume, n’embuzi.+
21 Wakozesanga Abawalabu n’abaami bonna ab’e Kedali+ abaasuubulanga obuliga, endiga ennume, n’embuzi.+