Danyeri 9:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Isirayiri yonna yamenya Amateeka go n’ewaba bw’etaawuliriza ddoboozi lyo; kyewava otuleetako ekikolimo n’ekirayiro ebyawandiikibwa mu Mateeka ga Musa omuweereza wa Katonda ow’amazima,+ kubanga twakujeemera.
11 Isirayiri yonna yamenya Amateeka go n’ewaba bw’etaawuliriza ddoboozi lyo; kyewava otuleetako ekikolimo n’ekirayiro ebyawandiikibwa mu Mateeka ga Musa omuweereza wa Katonda ow’amazima,+ kubanga twakujeemera.