Zabbuli 19:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Eggulu* lirangirira ekitiibwa kya Katonda;+Ebbanga limanyisa emirimu gy’emikono gye.+ Abaruumi 1:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Kubanga engeri ze ezitalabika, kwe kugamba, amaanyi ge agataggwaawo+ n’Obwakatonda bwe,+ zirabikira ddala bulungi okuva ensi lwe yatondebwa, kubanga zitegeererwa ku bintu ebyatondebwa,+ ne kiba nti tebalina kya kwekwasa.
20 Kubanga engeri ze ezitalabika, kwe kugamba, amaanyi ge agataggwaawo+ n’Obwakatonda bwe,+ zirabikira ddala bulungi okuva ensi lwe yatondebwa, kubanga zitegeererwa ku bintu ebyatondebwa,+ ne kiba nti tebalina kya kwekwasa.