Isaaya 46:4 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 4 N’okutuusa lw’olikaddiwa, sirikyuka;+N’okutuusa lw’olifuna envi, nja kukuwaniriranga. Nja kukusitula, nkuwanirire, era nkununule, nga bwe nkoze.+ Malaki 3:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “Nze Yakuwa, sikyuka.*+ Mmwe muli baana ba Yakobo; temuweddeewo. Yakobo 1:17 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 17 Buli kirabo ekirungi na buli kitone ekituukiridde kiva waggulu+ era kikka wansi nga kiva eri Kitaawe w’ebyaka ebiri ku ggulu,+ era ye takyukakyuka ng’ekisiikirize.+
4 N’okutuusa lw’olikaddiwa, sirikyuka;+N’okutuusa lw’olifuna envi, nja kukuwaniriranga. Nja kukusitula, nkuwanirire, era nkununule, nga bwe nkoze.+
17 Buli kirabo ekirungi na buli kitone ekituukiridde kiva waggulu+ era kikka wansi nga kiva eri Kitaawe w’ebyaka ebiri ku ggulu,+ era ye takyukakyuka ng’ekisiikirize.+