-
Yeremiya 33:25, 26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 “Bw’ati Yakuwa bw’agamba: ‘Nga bwe nnakola endagaano yange ekwata ku budde obw’emisana n’obudde obw’ekiro,+ amateeka* ag’eggulu n’ensi,+ 26 siryesamba zzadde lya Yakobo n’ery’omuweereza wange Dawudi, ne nnema kuggya mu zzadde lye ab’okufuga bazzukulu* ba Ibulayimu, Isaaka, ne Yakobo. Nja kukuŋŋaanya abantu baabwe abaawambibwa mbakomyewo,+ era mbakwatirwe ekisa.’”+
-