Ekyamateeka 33:27 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 27 Okuva edda n’edda Katonda abadde kiddukiro,+Emikono gye egy’emirembe n’emirembe gikuwanirira.+ Aligoba omulabe mu maaso go,+Era aligamba nti: ‘Bazikirize!’+ Zabbuli 115:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Ggwe Isirayiri, weesige Yakuwa+—Y’abayamba era ye ngabo yammwe.+
27 Okuva edda n’edda Katonda abadde kiddukiro,+Emikono gye egy’emirembe n’emirembe gikuwanirira.+ Aligoba omulabe mu maaso go,+Era aligamba nti: ‘Bazikirize!’+