Ekyamateeka 28:48 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 48 Yakuwa alikusindikira abalabe bo okukulwanyisa, era olibaweereza+ ng’olumwa enjala+ n’ennyonta, nga kyenkana oli bukunya, era nga tolina kintu kyonna. Alissa ekikoligo eky’ekyuma ku nsingo yo okutuusa lw’alikusaanyaawo. Amosi 8:11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Laba! Ennaku zijja,‘Lwe ndisindika enjala mu nsi,Enjala etali ya mmere era n’ennyonta etali ya mazzi,Wabula ey’okuwulira ebigambo bya Yakuwa.+
48 Yakuwa alikusindikira abalabe bo okukulwanyisa, era olibaweereza+ ng’olumwa enjala+ n’ennyonta, nga kyenkana oli bukunya, era nga tolina kintu kyonna. Alissa ekikoligo eky’ekyuma ku nsingo yo okutuusa lw’alikusaanyaawo.
11 Bw’ati Yakuwa Mukama Afuga Byonna bw’agamba, ‘Laba! Ennaku zijja,‘Lwe ndisindika enjala mu nsi,Enjala etali ya mmere era n’ennyonta etali ya mazzi,Wabula ey’okuwulira ebigambo bya Yakuwa.+