LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Isaaya 44:28
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 28 Nze njogera ku Kuulo nti,+ ‘Musumba wange,

      Era alituukiriza byonna bye njagala’;+

      Nze njogera ku Yerusaalemi nti, ‘Kiriddamu okuzimbibwa,’

      Ne ku yeekaalu nti, ‘Omusingi gwo gulizimbibwa.’”+

  • Isaaya 45:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 45 Bw’ati Yakuwa bw’agamba oyo gwe yafukako amafuta, Kuulo,+

      Gw’akutte ku mukono gwe ogwa ddyo+

      Okuwangula amawanga mu maaso ge,+

      Okuggyako bakabaka eby’okulwanyisa,*

      Okuggulawo enzigi mu maaso ge,

      Emiryango gibe nga si miggale:

  • Yeremiya 51:28, 29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 28 Mulonde* amawanga gamulwanyise,

      Bakabaka ba Bumeedi,+ bagavana baayo, n’abakungu baayo bonna

      N’ensi zonna ze bafuga.

      29 Ensi ejja kukankana era eyuuguume,

      Kubanga Yakuwa by’alowooza ku Babulooni bijja kutuukirira

      Okufuula ensi ya Babulooni ekintu eky’entiisa, nga tewali agibeeramu.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share