-
Isaaya 42:9Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
9 Laba, ebintu ebyasooka biyise;
Kaakano nnangirira ebintu ebipya.
Nga tebinnabaawo, mbibabuulira.”+
-
-
Isaaya 45:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Mwogere, mwanje ensonga zammwe.
Ka bateese nga bali bumu.
Kino ani yakiragula okuva edda nti kiribaawo
Era n’akiranga okuva mu biseera eby’edda?
Si nze Yakuwa?
-