-
Isaaya 1:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Nja kukubonereza,
Nja kukusaanuusa nkuggyemu amasengere gonna,
Era nja kukuggyamu obucaafu bwonna.+
-
-
Yeremiya 9:7Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
7 Kale bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba:
“Nja kubasaanuusa, mbalongoose,+
Ate kiki ekirala kye nnandikoledde muwala w’abantu bange?
-