Isaaya 11:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 11 Ettabi+ lirimera ku kikolo kya Yese,+N’ensibuka+ eriva mu mirandira gye eribala ebibala. Zekkaliya 6:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Ojja kumugamba nti: “‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: “Laba, omusajja ayitibwa Mutunsi.+ Aliroka mu kifo kye, era alizimba yeekaalu ya Yakuwa.+
12 Ojja kumugamba nti: “‘Bw’ati Yakuwa ow’eggye bw’agamba: “Laba, omusajja ayitibwa Mutunsi.+ Aliroka mu kifo kye, era alizimba yeekaalu ya Yakuwa.+